Akadde – Lyrics – By Sama Sojah

Date:

Share post:

Sama Sojah (ah di senator dis u know)
Uh uh (Crouch… Jeeb, Redzone)
Ye eh

Nabinyumya nebigwayo
Ebigambo ebinyuma okuwulira
Neyali anjagala nanvaamu
Nga alowooza nti gwe eyawangula
Ekitibwa kyomusajja kyagwaawo
Wenamansa ntyo nenjiwayiwa
Naye nga kankanti nkusubira
Wekubeko mu meeme obeeko kyokola
Ah kuba nga olaba
Sikyebaaka dear otuulo tumbuula
Nyiga nyiga essimu
Obubaka obufuna
Nga ndi mubirooto
Mu reality ombuula

Guno omukwano tuguwe akadde
Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe
Love tujiwe akadde
Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe (uh uh uh uh..)

Nze nabataayi banvaamu
Bagamba nti oba nalunjiiwa
Buli kaseera mpaana maaso go
Era bwebuuno obuyimba bwenkola
Nga signal njisindika wuwo
Okwagala ebiwooma kwanzitta
Ku nkya misaana n’ekiro
Nga njagala mbeere kumpi wosuula
Mmm kati sembera dear
Kakanya omutima toba na ttima
Kwata woyagala sirina malala
Kasonga katini toyiwa maziga

Guno omukwano tuguwe akadde
Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe
Love tujiwe akadde
Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe

Wandiba nga waliwo eyakulumya
Naye nze sisubira kukulumya
Wandiba nga waliwo eyakumenya
Naye nze sisubira kukumenya
Wandiba nga waliwo eyakulumya
Naye nze sisubira kukulumya
Wandiba nga waliwo eyakumenya
Sama Sojah

Naye nga kankanti nkusubira
Wekubeko mu meeme obeeko kyokola
Ah kuba nga olaba
Sikyebaaka dear otuulo tumbuula
Nyiga nyiga essimu
Obubaka obufuna

Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe
Love tujiwe akadde
Wadde manyi otidde
Ngezesa okiwe obudde
Olabe beibe (uh uh uh uh uh..)

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

spot_img

Related articles

Uganda Army Chief Threatens Bobi Wine, Backtracks After U.S. Backlash

Kampala, Uganda — January 30, 2026 Uganda’s Chief of Defence Forces (CDF), Gen. Muhoozi Kainerugaba, has come under...

Uganda Restores Internet and Social Media After 11-Day Election Blackout

The Government of Uganda has fully restored internet and social media access following an 11-day nationwide shutdown imposed...

Breaking: Hon. Dr. Fred Mukasa Mbidde Speaks Out After Latest Election Defeat in Buwekula

Kampala, January 26, 2026 – Veteran Ugandan politician and lawyer Hon. Dr. Fred Mukasa Mbidde has suffered yet...

Katikkiro Charles Peter Mayiga Reflects on Uganda’s AFCON Struggles: “Lack of Inspiration Holds Back the Cranes”

Uganda’s national football team, the Cranes, endured a disappointing campaign at the Africa Cup of Nations (AFCON) in...