28.7 C
Los Angeles
Wednesday, May 20, 2026

Spice’s $10,000 Rhino Naming in Uganda

Ever thought about what it would feel...

Discover Bwindi On Self-Drive

A self-drive guided gorilla trek in Bwindi...

Masindi Eyes Major Tourism Boost with Planned Kafu Junction Stopover Hub

Masindi District is moving closer to establishing...

Song Lyrics: Clear by Rema Namakula

EntertainmentSong Lyrics: Clear by Rema Namakula

ma baby boo, you’re mine
amanyi mpulira manji eno n’esanyu linzita linji nyo
obunafu nemumaanyi nemukwelarikirira I will love you so
omutima buli lwegutujja buli lwegukona gukonera eyo
obwongo buli wendowooza buli webudduka budukira eyo
ekirooto kyange kyatuuka uhm I will always stay for you
njakulabirira ekigwanidde everyday

ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza
ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza

ono mbala ono lugoye lwa kwambala
y’abasinga e kampala simuwaanabuwanyi yasukaawo
when I want to go gyendaaga
simulekangawo alinga kawoowo
ye dad ye papa muyita n’amannya agamusaana
baby gwe full dose kimuli kya Rosa ku meezza hmm
ate gwe fire man omuliro wegukwata onzikakanya

ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza
ono clear kili clear ewange
sirina fear oh oh kasita onjagala okiriza

eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
eno mbaga eno mbaga nze nawe
ekirooto kyange kyatuuka uhm I will always stay for you
njakulabirira ekigwanidde everyday

ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza
ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza
ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza
ono clear kili clear ewange
sirina fear kasita onjagala okiriza

when I want to go gyendaga
simulekangaawo alinga kawoowo
ye dad ye papa muyita n’amannya agamusaana
…ah ah ah andre on the beat

Check out our other content

Check out other tags:

Most Popular Articles