Pages Navigation Menu

Breaking news in Uganda and around the world

Ssabasumba Lwanga Alabudde Gavumenti

Ssabasumba ow’essaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga alabudde Gavumenti nti yandibadde tefuuka nampulira zzibi kukikwatagana nenongosereza zebagala okussa mu semateeka, naddala ku tteeka ly’ettaka batere batwaale ettaka lyobwananyini, nebwebaba nga tebanaba kukanya nananyini ttaka, kasita kiba nga bagenda kusaawo nkulakulana.

Ssabasumba agamba nti ensonga eno eyinza okufukira Gavumenti Kagumba wegoge netuuka nokuvaako emivuyo egitagambika, era asaba kino gavumenti ekyesonyiwe.

This post was syndicated from NBS TV. Click here to read the full text on the original website.

Follow us on twitter @theugandatoday

Also, Like us on facebook

Leave a Reply

Be the First to Comment!

Notify of
avatar
wpDiscuz